TOP

Mabikke ayuuguumizza Makindye

Added 19th December 2010

Wakati mu nnamungi w’omuntu obwedda abafuuwa vuvuzela n’effirimbi, Mabikke yagambye nti Abazungu balina ensimbi nnyingi okujja abantu mu nnaku kyokka abakulembeze abamu tebamanyi kubaperereza kuzibaggyako n’agamba nti ye ku luno lw’azze, Bannakampala ennaku ebadde ebaluma egenda kufuuka lufu

Wakati mu nnamungi w’omuntu obwedda abafuuwa vuvuzela n’effirimbi, Mabikke yagambye nti Abazungu balina ensimbi nnyingi okujja abantu mu nnaku kyokka abakulembeze abamu tebamanyi kubaperereza kuzibaggyako n’agamba nti ye ku luno lw’azze, Bannakampala ennaku ebadde ebaluma egenda kufuuka lufumo.

Yabadde mu Mubarak zooni ku Lwomukaaga mu lukiiko olwategekeddwa Mubarak Kawooya ayagala obwa kansala ku lukiiko lwa Meeya ow’ekitundu kye Makindye.

Kitaawe wa Kawooya omugenzi Mubaraka Ssebunya, ye yabbulwamu zooni eyo. Kawooya yayogedde ku Mabikke ng’owoobusobozi Bannakampala gwe batasaanidde kusubwa.

Banna DP okwabadde Mukasa Mbidde baabaddewo ne batendereza Mabikke okuba omukugu mu by’enkulaakulana n’ebyobufuzi ebitasosola ne bagamba nti DP gwe yasalawo okuwagira.

Mabikke ayuuguumizza Makindye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...