TOP

Abaawangulwa mu kamyufu balemedde mu lwokaano

Added 6th December 2010

Mu lukung’aana lwa bannamawulire lwe baatuuzizza ku Palamenti eggulo, ababaka bano abaakulembeddwaamu Muky. Margaret muhanga (Mukazi Kabarole) baagambye nti Ssemateeka n’amateeka g’ebyokulonda gabakkiriza okwesimbawo ku lwabwe.

Kino kiddiridde Ssaabawandiisi wa  NRM Amama Mbabazi o

Mu lukung’aana lwa bannamawulire lwe baatuuzizza ku Palamenti eggulo, ababaka bano abaakulembeddwaamu Muky. Margaret muhanga (Mukazi Kabarole) baagambye nti Ssemateeka n’amateeka g’ebyokulonda gabakkiriza okwesimbawo ku lwabwe.

Kino kiddiridde Ssaabawandiisi wa  NRM Amama Mbabazi okutegeeza nti awadde abeesimbyewo ku lwabwe wiiki bbiri bateese nabo, bwe banaalemera mu lwokaano olwo NRM esonde n’ag’omu buto okuyamba abasimbiddwaawo ekibiina. Omumyuka w’omwogezi wa NRM, Ofwono Opondo ate ye n’abasaba bazzeeyo kaada z’ekibiina.

Muky.Muhanga ne banne baagambye nti beewuunya okuba nga Pulezidenti Museveni tavangayo kubawa nsalesale nti kyokka Ssaabawandiisi n’agibawa. Pulezidenti ali mu kampeyini mu buvunjuba bwa Uganda. Wabula mmemba ku kakiiko ka NRM ak’ebokulonda eyali ne Mbabazi ku Lwokuna, Muky.Lydia Wanyoto agamba nti bannamawulire mukama we baamuwanda ebigambo mu kamwa nti tawanga beesimbyewo ku lwabwe nsalesale.

Ku mukolo gw’okuggulawo olukiiko ttabamiruka olwali e Namboole, Museveni yasaba abeesimbyewo ku lwabwe beekube mu kifuba balekere abaawangula.

Abaawangulwa mu kamyufu balemedde mu lwokaano

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...

Poliisi ng'eri e Ssembabule okukkakkanya abalonzi ba NRM mu kamyufu gye buvuddeko

Abantu 45 be baafiiridde mu...

ABANTU 45 be bafiiridde mu buzzi bw’emisango obubaddewo wiiki ewedde obulese abalala 33 mu makomera.

Robert Kyagulanyi Ssentamu

DPP yeddizza omusango gwa K...

KKOOTI eggye enta mu musango gw'okulimba emyaka, munnamateeka Hassan Male Mabiriizi gweyawaabira omubaka wa Kyadondo...