TOP

NRM erabudde abawanguddwa mu kamyufu

Added 24th November 2010

Aba NRM era bavumiridde abekibiina ky’obwannakyewa ekirondoola ebyokulonda ekya Demgroup olw’okukiteeka ku kandideeti Museveni nti abawagizi be batimbula ebipande by’abamuvuganya, atulugunya abawagizi ba banne n’okukozesa ssente za Gavumenti okukuba kampeyini ne bagamba nti kulaga kyekubiira

Aba NRM era bavumiridde abekibiina ky’obwannakyewa ekirondoola ebyokulonda ekya Demgroup olw’okukiteeka ku kandideeti Museveni nti abawagizi be batimbula ebipande by’abamuvuganya, atulugunya abawagizi ba banne n’okukozesa ssente za Gavumenti okukuba kampeyini ne bagamba nti kulaga kyekubiira.

Mu lukung’aana lwa NRM olwetabwamu abaamawulire buli wiiki e Kamwokya, omwogezi wa NRM Ofwono Opondo yanenyezza aba Demgroup be yagambye nti balinga abaawenduddwa  okwonoona Museveni.

“Tubaloopye mu kakiiko k’ebyokulonda kubanga batutemeredde agagambo.Wakirino bandizze ne batubuuza naffe oludda lwaffe ne luwulirwa!, naye ne bafulumya alipoota etwonoona mu buli kimu” Opondo bwe yategeezezza n’agamba nti n’Abazungu ababasowerera ssente babategeezezaako.

Kino kiddiridde ab’ekibiina kino okufulumya alipoota wiiki ewedde ng’eraga nti Pulezidenti Museveni akozesa ebintu bya gavumenti okukuba kampeyini Opondo kye yawakanyizza, nti abawagizibe batimbula ebipande bya banne n’emivuyo emirala.

NRM erabudde abawanguddwa mu kamyufu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...