TOP

Owa NRM yeegasse ku Mao

Added 24th November 2010

Omwogezi wa Mao, Kamya Kasozi yategeezezza Bukedde nti abavubuka bano bazze batambulira mu mmotoka y’abalwadde ‘ambyulensi’ ey’eddwaaliro lya Angariam Health Centre nga mulimu ebipande bya Pulezidenti Museveni nga bonna beenaanise obujoozi bwa NRM nabwo obwabaddeko ebipande bya Museveni. Â

Omwogezi wa Mao, Kamya Kasozi yategeezezza Bukedde nti abavubuka bano bazze batambulira mu mmotoka y’abalwadde ‘ambyulensi’ ey’eddwaaliro lya Angariam Health Centre nga mulimu ebipande bya Pulezidenti Museveni nga bonna beenaanise obujoozi bwa NRM nabwo obwabaddeko ebipande bya Museveni.  

Abavubuka bano okuli: Christian Onyait ne Moses Okudo bazze bakambwe era kigambibwa nti balumbye nga bakolera ku biragiro by’omu ku beesimbyewo mu kitundu kino, Micheal Olanait.     

 Kaweefube okufuna akulira poliisi ye Katakwi, Adrian Kwetegereza yagudde butaka kubanga essimu ye teyabaddeko kyokka Kasozi yagambye nti omusango yagulimu.      

Mu kusooka Mao katono afe essanyu, abantu abaggyidde mu mijoozi ga NRM bwe baalangiridde nti basaze eddiiro kubanga gavumenti eremereddwa okubafaako okubaggya mu bwavu, okubafunira emirimu, okulongoosa embeera zaabwe n’okubaggaggawaza ne bategeeza nti essuubi kati libali mu Mao owa DP.     

Mao yabanukudde nti balwaawo dda, Museveni n’abantu be tebakyalina mugaso eri eggwanga nti bakozese akalulu okulonda DP na buli muntu yenna anajja n’akabonero k’ekibiina ak’enkumbi.            

“Twagala kukyusa bukulembeze bwonna obujjudde enguzi. Kakikya yenna ali mu ggwanga DP egenda kumumalawo kubanga ffe tutambulira ku mazima,” Mao bwe yagambye. 

Owa NRM yeegasse ku Mao

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde...

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona...