TOP

Munywe omwenge ogw’ekigero

Added 23rd November 2010

Abantu abanywa obubi omwenge be bavaako okuguvumirira.

Kiba kirungi n’onywa omwenge ogw’ekigero n’otafuuka kisekererwa mu lujjudde.

Buli l

Abantu abanywa obubi omwenge be bavaako okuguvumirira.
Kiba kirungi n’onywa omwenge ogw’ekigero n’otafuuka kisekererwa mu lujjudde.

Buli lw’ofuuka ekisekererwa abantu boobeera nabo oba obaswaza naddala omukyala n’abaana.

Omwenge bw’ogunywa ne guyitirira gukulemesa okukola ebintu ebyomugaso. Oluusi oyinza n’okulemwa okukola kuba oba weewulira ng’omulwadde.

Ennaku zino ssente tezikyalabika. Ssente z’onywamu omwenge wandiziterese n’oweerera abaana.

Singa ogula eccupa 10 olunaku kitegeeza osaasaanyizza ekitono ennyo 25,000/- bwe ziba za buli lunaku wiiki osaasaanya ng’emitwalo 17.

Bwe muba mugunywa mulowooze mufube nnyo obutayonoona ssente wadde okwewebuula.

Irene Nambi,
Kawempe.

Munywe omwenge ogw’ekigero

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Muyingo n'abamu ku bakulira amasomero. Baali bava mu lukung'aana olumu gye buvuddeko.

Minisitule y'Ebyenjigiriza ...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ezzeemu okwekenneenya n’efulumya ebiragiro ebipya ng’abayizi ba P6, S3 ne S5 nga baddayo...

Allan Bukenya ng’alaga ennyama ense.

Kola ebyokulya mu nnyama en...

OSOBOLA okukola ebyokulya eby'enjawulo mu nnyama ense eri ku mutindo n'ogaziya bizinensi y'okuliisa abantu. ...

Emmotoka etadde ebitongole bya Gavumenti mu kaseera akazibu ku ngeri gye yayingira mu ggwanga.

Ebizuuse ku mmotoka ya Bobi...

EMMOTOKA ya Kyagulanyi gye yayanjulidde abawagizi be n'abategeeza nti teyitamu masasi aleese akasattiro mu bitongole...

Akalippagano ku nkulungo y’e Naalya.

▶️ Abakozesa Northern By ...

ABANTU abakozesa oluguudo lwa Northern By Pass balojja akalippagano k'ebidduka akali ku luguudo luno okuva bwe...

Ategeka (mu ssuuti) n’Abakristu b’e Namataba nga balambula omulimu gw’okuzimba Klezia.

Klezia y'e Namataba yaakuma...

ABAKRISTU b'ekisomesa kya St. Charles Lwanga e Namataba - Kirinya mu Divizoni y'e Bweyogerere basabye abazirakisa...