TOP

Bakakuyege ba NRM basaba mirimu

Added 21st November 2010

Maj. Gen. Kahinda Otafiire okwogera bino yabadde ayanukula okusaba kwa bannakibiina kwe babadde bamutumye okubat-uusiza ewa Pulezi-denti okubawa omulimu gw’okulongoosa ebibuga byonna mu ggwanga.

Minisita yagambye nti, ‘buli kibuga kirina akakiiko akakiddukanya era ke kalina obuvunaa-nyizibwa

Maj. Gen. Kahinda Otafiire okwogera bino yabadde ayanukula okusaba kwa bannakibiina kwe babadde bamutumye okubat-uusiza ewa Pulezi-denti okubawa omulimu gw’okulongoosa ebibuga byonna mu ggwanga.

Minisita yagambye nti, ‘buli kibuga kirina akakiiko akakiddukanya era ke kalina obuvunaa-nyizibwa okumanya abantu be kasobola okukozesa okuyonja ekitundu kyabwe’.

Wano yabakubirizza okwekolamu ebi-biina by’obwegassi okusobola okufuna ku ssente za Bonna-baggagawale kuba weeziri okusinga okusaba emirimu gy’etajja kusobola kubawa.

Baabadde mu kivvulu kyabwe kye batuumye Pulezidenti Museveni talimba ekyabadde mu kisaawe e Nakivubo ku Lwomukaaga.

Bakakuyege ba NRM basaba mirimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...

Paasita Ssennyonga ng'agugumbula Yiga mu lukung'aana lwa bannamawulire lwe yatuuzizza ku kkansisa ye

Okufa kwa Yiga kusajjudde e...

AKATAMBI Pasita Ssenyonga ke yakutte nga Yiga tannafa kongedde okusiikuula abasumba ne beetemamu ng’abamu boogerera...