TOP

Omuliro gwokezza akatale e Mpereerwe

Added 11th August 2010

Omuliro guno gwakutte  akatale mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu era nga gwatandise ku ssaawa 7 ez’ekiro ne gusaanyaawo obuduuka 15.

John Mukiibi omusuubuzi mu katale kano agamba nti   omuliro guno gwandiba nga gwavudde ku ssigiri eyalekeddwa mu kibanda ng’eyaka ne gulanda ne gukwata n’obu

Omuliro guno gwakutte  akatale mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu era nga gwatandise ku ssaawa 7 ez’ekiro ne gusaanyaawo obuduuka 15.

John Mukiibi omusuubuzi mu katale kano agamba nti   omuliro guno gwandiba nga gwavudde ku ssigiri eyalekeddwa mu kibanda ng’eyaka ne gulanda ne gukwata n’obuduuka obulala.

Yagambye nti ebintu ebyayidde mwabaddemu firiigi, ttivvi, omwenge, amaseppiki n’ebirala. Yagambye nti mwabaddemu ne seefu omuterekebwa ssente wabula zonna zabbiddwa abavubuka abazze okuzikiriza omuliro.
Poliisi ezikiriza omuliro yayanguye okutuuka ne bataasaako ebimu.

Omuliro gwokezza akatale e Mpereerwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Munnamateeka wa Kyagulanyi, Sseggona (wakati) ng’awayaamu n’omuwandiisi wa NUP, , Lubongoya  (ku ddyo) ku kkooti .

Buubuno obukwakkulizo gavum...

GAVUMENTI eyagala Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) alangirire nti tagenda kwetaba mu bikolwa bya kwekalakaasa...

Abantu nga balwana okutaasa ttaanibboyi eyabadde alaalidde mu byuma.

Ensiitaano y'okutaasa ttani...

POLIISI n'abadduukirize kyabatwalidde essaawa 11nnamba okutaasa ttanibboyi Abdu Sserunjogi ebyuma by'emmotoka gwe...

Loodi Meeya Lukwago.

Lukwago anaakolagana atya n...

MUNNAMATEEKA Erias Lukwago 50 asuubirwa okulayizibwa mu wiiki esooka eya June 2021 okutandika ekisanja ekyokusatu...

Kasasiro asuulibwa mu myala ne gizibikira.

15 beesowoddeyo okugonjoola...

ABEESOWODDEYO 15, banaasobola okumalawo ebizibu ebitawaanya abantu ba Kyengera Town Councli ebiremye Abdul Kiyimba?...

Rogers Mulindwa

'Manifesito ya NRM ebyemiza...

ROGERS MULINDWA - OMWOGEZI WA NRM Nsooka okwebaza bannabyamizannyo olw'obuwagizi era njagala okubagumya nti...