TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab’e Mukono bakuutidde Omulabirizi omuggya

Ab’e Mukono bakuutidde Omulabirizi omuggya

Added 4th July 2010

Bino baabyogeredde ku mukolo gw’okwebaza Katonda okuwa obulabirizi bw’e Mukono omulabirizi omuggya e Nabuti - Mukono ku Lwomukaaga akawungeezi.

Abakulisitaayo baabuuliridde Ssebaggala nti omulabirizi abeera muntu, omuwombeefu, atuukirikika abantu ab’engeri zonna ng’abaaniriza n’okumanya

Bino baabyogeredde ku mukolo gw’okwebaza Katonda okuwa obulabirizi bw’e Mukono omulabirizi omuggya e Nabuti - Mukono ku Lwomukaaga akawungeezi.

Abakulisitaayo baabuuliridde Ssebaggala nti omulabirizi abeera muntu, omuwombeefu, atuukirikika abantu ab’engeri zonna ng’abaaniriza n’okumanya okukwata obudde.

Baasabye mukyala w’omulabirizi omuggya, Tezira Ssebaggala okuyisa obulungi omulabirizi asobole okubakolamu omulimu gwa Katonda, nga talina bweraliikirivu bwonna ku mutima ekkanisa eyakaayakane.

Ssebaggala yagambye nti ye ne mukyala we tebaamanya nti banaafuuka abalabirizi be Mukono, n’akubiriza abakulisitaayo bonna okumusabira Mukama eyamuyise amusobozese okukulembera obulungi obulabirizi.

Ab’e Mukono bakuutidde Omulabirizi omuggya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaserikale nga bawaayo ebyambalo.

Aba SPC bawaddeyo ebyambalo...

ABASIRIKALE 200  abaateekebwawo okuyambako mu biseera by'okulonda bazizzaayo ebyambalo bya poliisi abamu  nga...

Aba NUP nga bawaga e Kamwokya.

Aba NUP si bamativu ku miso...

ABAKULEMBEZE b'ekibiina kya National Unity Platform (NUP) bavuddeyo ku misolo emipya egiteekebwateekebwa gavumenti...

Zaake ng'ayogera e Kamwokya.

Omubaka Francis Zaake awera

Omubaka Francis Zaake akiikirira munisipaali y'e Mityana era nga ye mukulembeze w'abavubuka mu NUP, alojjedde Bannakibiina...

Kayongo ng'annyonnyola.

Nkyali mukulembeze w'akatal...

Abadde ssentebe w'akatale ka St.Balikuddembe, Godfrey Kayongo ategeezeza nti akyali mukulembeze w'abasuubuzi b'ekibiina...

Abakugu nga balaga ekyuma ekifuyiira n'okutta obuwuka bwa Covid 19.

Bakoze ekyuma ekifuyiira n'...

Abakugu mu bya tekinologiya okuva mu ggwanga lya Romania nga bali wamu n'ab'ekitongole kya Good Care baliko ekyuma...