TOP

Emmotoka zitomereganye

Added 14th May 2010

Akabenje kano kaagudde mu kkoona e Katende   mayiro 17 ku lw’e Masaka   loole eyabadde etisse amata  ng’eva Masaka eyolekera Kampala bwe yayingiridde loole endala Fuso eyabadde efiiridde mu luguudo.

Abantu babiri abaabadde mu mmotoka y’amata okwabadde dereeva eyategeerekeseeko

Akabenje kano kaagudde mu kkoona e Katende   mayiro 17 ku lw’e Masaka   loole eyabadde etisse amata  ng’eva Masaka eyolekera Kampala bwe yayingiridde loole endala Fuso eyabadde efiiridde mu luguudo.

Abantu babiri abaabadde mu mmotoka y’amata okwabadde dereeva eyategeerekeseeko erya Pascal ne munne Mayende baagoyeddwa nnyo era poliisi y’e Mpigi okubagyamu yamaze kutema mutwe gwa mmotoka mwe baabadde ne batwalibwa mu ddwaliro e Mulago n’ebisago eby’amaanyi.

Akulira poliisi y’ebidduka e Mpigi Mw. Richard Musisi yategeezza nti akabenje kano   kaavudde ku mugoba wa mmotoka y’amata kuvuga ndiima n’a-gamba nti okunoonyereza kukyagenda mu maaso.

Emmotoka zitomereganye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasumba nga banyokeza akabaani okwetoloola mulambo gwa Ssaabasumba

Fr. Ssajjabbi annyonnyodde ...

OMUSUMBA Severus Jjumba bwe yabadde tannatandika Mmisa ya kusabira mwoyo gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga...

Kalidinaali Wamala

Kalidinaali Emmanuel Wamala...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala akungubagidde Ssaabasumba Dr.Cyprian Kizito Lwanga eyamuddira mu bigere  n'alaga ennyiike...

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga...

ENTEEKATEEKA z'okuziika Ssaabasumba Dr .Cyprian Kizito Lwanga ziwedde, olukiiko oluzikolako bwe lutegeezezza ng'...

Obutebe nga butegekeddwa ku Lutikko e Lubaga awagenda okuziikibwa Ssaabasumba Lwanga (mu katono) enkya.

Enteekateeka z'okuziika Ssa...

ENTEEKATEEKA z'okuwerekera Dr. Cyprian Kizito Lwanga abadde Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala zigenda mu...

Todwong ng'ayogera eri ababaka abalonde olwaleero.

Ababaka abayonsa bagaaniddw...

ABABAKA abayonsa bagaaniddwa okwetaba mu lusirika lw'akabondo ka NRM aka palamenti enkya  e Kyankwanzi, wabula...