TOP

Mutabani wa Miria Obote amuloopye

Added 1st March 2010

Akena awakanya nnyina okutegeka okulonda kw’abakazi n’abavubuka so nga baweereddwa akaseera katono okukuba kampeyini n’okwewandiisa.

Joseph Kasozi looya w’a bawaabi ategeezezza kkooti mu maaso ng’omuwandiisi Isaac Muwata nti ayogedde n’omuwawaabirwa n’akkiriza okwongezaayo okulonda

Akena awakanya nnyina okutegeka okulonda kw’abakazi n’abavubuka so nga baweereddwa akaseera katono okukuba kampeyini n’okwewandiisa.

Joseph Kasozi looya w’a bawaabi ategeezezza kkooti mu maaso ng’omuwandiisi Isaac Muwata nti ayogedde n’omuwawaabirwa n’akkiriza okwongezaayo okulonda okubadde kulina okubaawo nga March 1 ne 2 omwaka guno okutuusa ng’okusaba kwabwe kuwuliddwa nga March 3 mu maaso ng’omulamuzi Kibuuka Musoke.

Mu mpaaba ya Akena ne Abel Asiimwe bagamba nti nga February 20, 2010 kyasalibwaawo mu lukiiko olufuzi okulonda kw’abakazi n’abavubuka kubeewo nga March 1 ne 2 omwaka guno kyokka ekiseera kino kitono.

Mutabani wa Miria Obote amuloopye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.