TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bakung’anya birowoozo ku kugaziya Kampala

Bakung’anya birowoozo ku kugaziya Kampala

Added 8th February 2010

Wabula omubaka Michael Mabikke (Makindye East) eyasooseeyo okuwa ebirowoozo yavumiridde ebbago lino nti li-kontana ne Konsityusoni olw’o-kuleeta ekirowoozo ky’okutwala ebitundu Konsitityusoni by’erambika nti  bya Buganda nga Wakiso, Mpigi n’e Mukono n’ebiyingiza mu Kampala.

Bino

Wabula omubaka Michael Mabikke (Makindye East) eyasooseeyo okuwa ebirowoozo yavumiridde ebbago lino nti li-kontana ne Konsityusoni olw’o-kuleeta ekirowoozo ky’okutwala ebitundu Konsitityusoni by’erambika nti  bya Buganda nga Wakiso, Mpigi n’e Mukono n’ebiyingiza mu Kampala.

Bino byabadde mu kakiiko ka palamenti aka gavumenti  z’ebitundu akaakubiriziddwa  Anthony Iga (Kalungu East) bwe kaatandise okwekenneenya ebbago ly’okugaziya Kampala erya ‘Kampala Capital City Bill.’’

Mu konsitityusoni Kampala etwalibwa ng’eri mu Buganda kyokka ng’efugibwa gavumenti eya wakati. Disitulikiti endala eziri mu Buganda zitwalibwa nga ziri wansi wa gavumenti ya Buganda singa enkola ya ‘Regional Tier’ eba essiddwa mu nkola. Mmengo enkola eno yagigaana kyokka gavumenti yaleteeta ebbago erigissa mu nkola.

Mabikke yagambye nti ebbago lino palamenti tesaanye kulyanguyiriza wabula esooke yeebuuze ku Buganda n’abantu abalala abakwatibwako ensonga zino.

Ebbago lino era litondawo omukungu  akulira ekibuga ekya ‘Executive Director’ ng’ono y’agenda okudda mu kifo kya  Town Clerk kyokka ng’alondebwa pulezidenti.

Bakung’anya birowoozo ku kugaziya Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omumyuka wa Pulezidenti wa FDC Joyce Ssebuggwawo (ow’okubiri ku ddyo) ng’atongoza akakiiko k’ekibiina akagenda okuyigga obululu bwakyo mu Kampala ne Wakiso.

FDC etongozza akakiiko akan...

FDC etongozza akakiiko akagenda okunoonyeza abantu baayo akalulu mu Kampala ne Wakiso n’etegeeza nti Col. Kiiza...

Shakira Bagume ng'ayonsa bbebi we

Laba okusoomooza bamaama ab...

Okuyonsa abaana kyankizo nnyo eri abaana abawere era Maama yenna ateekeddwa okuyonsa kino kisobozese omwana okukula...

Aba LDU bazzeemu okukola eb...

ABASERIKALE b’eggye ekkuuma byalo erya LDU, bazzeemu okukola ebikwekweto okufuuza abateeberezebwa okubeera abamenyi...

Poliisi ng'eggyawo omulambo gwa Mukiibi

Omusuubi w'e Nakulabye yeek...

OMUSUUBUZI w’e Nakulabye omututumufu aguze amafuta ga petulooli ne yeekumirako omuliro mu kinaabiro emisana ttuku...

Abeegwanyiza entebe y'obwap...

EBBUGUMU lyeyongedde ku kitebe ky’akakiiko k’ebyokulonda abantu abeegwanyiza entebe y’obwapulezidenti bw’eggwanga...