TOP

Abayizi baabatisse kabindo

Added 1st February 2010

Okuva e Kampala okudda e Luweero bongezza okuva ku 4,000/- okutuuka ku 5,000/- ate nga mmotoka ezisinga zibadde zitikka bagenda Luweero butereevu ng’abasigala e Wobulenzi babaleka. E Mityana baabadde basaba 4,500/-  ne 5,000/- okuva ku 4,000/- so nga Mubende zaabadde 9,000/- ne 10,000/- okuva

Okuva e Kampala okudda e Luweero bongezza okuva ku 4,000/- okutuuka ku 5,000/- ate nga mmotoka ezisinga zibadde zitikka bagenda Luweero butereevu ng’abasigala e Wobulenzi babaleka. E Mityana baabadde basaba 4,500/-  ne 5,000/- okuva ku 4,000/- so nga Mubende zaabadde 9,000/- ne 10,000/- okuva ku 8,000/-.

E Masaka baabadde basaba 10,000/- mu takisi, Kosita 9,000/- so nga bbaasi zaabadde zitwalira 10,000/-. Jinja baasabye 5,000/- okuva ku 4,000/- okuva ku Ssande abayizi lwe baatandise okudda ku masomero era baataddewo siteegi ezitali zaabulijjo okugeza ezingenda ku Mwiri College butereevu.

Abayizi baabatisse kabindo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....