TOP

Ekisenge kikubye omuvubuka ne kimutta

Added 20th January 2010

Asumani Walusimbi 20 abadde abeera e Ggaba mu Katoogo ye yakubiddwa ekisenge ku ssaawa 2:00 ez’okumakya  ku Lwokusatu bwe babadde bamenya ennyumba ya Jacent Nalwanga ow’e Buziga- Salaama Zooni.

Abdul Bbosa bwe baabadde bamenya ennyumba eno yagambye nti ekisenge okukuba Walusimbi yabad

Asumani Walusimbi 20 abadde abeera e Ggaba mu Katoogo ye yakubiddwa ekisenge ku ssaawa 2:00 ez’okumakya  ku Lwokusatu bwe babadde bamenya ennyumba ya Jacent Nalwanga ow’e Buziga- Salaama Zooni.

Abdul Bbosa bwe baabadde bamenya ennyumba eno yagambye nti ekisenge okukuba Walusimbi yabadde agenze kugula byakulya banywere ku caayi.

“Katonda ambisseeko akasubi kuba Walusimbi agenze n’andagira ngende mugulire ku by’okulya nga simanyi nti wagenda kubaawo omutawaana. Ng’enze okukomawo nga kimugwiridde  taliimu yadde akenyenya,” Bbosa bwe yagambye.

Alabirira ekifo  enju webadde, Henry Nakabaale yategeezezza nti Nalwanga abeera e India yagula poloti eno ng’erimu ennyumba kyokka n’asalawo agimenye azimbemu endala era omulimu yagukwasizza Bbosa.

Poliisi yayitiddwa omulambo gwa Walusimbi n’eguggya mu bifunfugu ne gutwalibwa mu ggwanika e Mulago.
 okutuusa ng’aboluganda lwe balabise.

Ekisenge kikubye omuvubuka ne kimutta

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Achile (owookubiri ku kkono) ng’ayogera eri bannamawulire. Asooka ku kkono ye Kyomya ate owookubiri ku ddyo ye Mandera Nsubuga.

Aba NRM basabye poliisi obu...

ABAKULEMBEZE b'abavubuka mu kibiina kya NRM mu ggwanga bawanjagidde poliisi okukomya omuze ogw'okulemesanga Robert...

Bp. Lwanga mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Nakaggwa. Mu ggomesi wakati ye Zziwa.

Bp. Lwanga avumiridde abeek...

SSAABASUMBA Dr. CyprianKizito Lwanga avumiridde abantu abeekalakaasa ekivaako okulumya abalala n'ategeeza nti balumya...

Bobi Wine ne Dan Magic mu ddwaaliro.

Omukuumi wa Bobi Wine ne Pu...

Pulezidenti w'ekibiina kya NUP alidde kkava ekintu ekibadde ng'esasi bwe kimuyise ku mutwe. Mu kiseera kino abadde...

Ivan Boogere

Yusuf Babu owa COBAP ng'atw...

Mu Afrika U20 Uganda 3-1 Kenya GGOOLO za Ivan Bogere (2) ne Kenneth Semakula zaayambye The Hippos okwesogga...

Yusuf Babu owa COBAP ng'atwalira Paul Kayondo (Lukanga) eng'uumi.

Liigi y'ebikonde ejulidde

EKIBIINA ekitwala omuzannyo gw'ebikonde mu ggwanga ekya Uganda Boxing Federation (UBF) kisazizzaamu liigi yaakyo....