TOP

Omwawule yesse lwa muwala

Added 20th January 2010

Rev. Martin Kiwanuka 57 era nga ye Ssabadinkoni w’ekitundu kino yasangiddwa ng’alengejjera ku mulabba gw’enju ye eri okumpi n’e Kkanisa y’e Mpenja era poliisi y’e Kiriri yamaze kutuuka n’omusawo n’ekkiriza okumusalayo.

Abamu ku batuuze abaayogeddeko ne Bukedde baate-geezezza

Rev. Martin Kiwanuka 57 era nga ye Ssabadinkoni w’ekitundu kino yasangiddwa ng’alengejjera ku mulabba gw’enju ye eri okumpi n’e Kkanisa y’e Mpenja era poliisi y’e Kiriri yamaze kutuuka n’omusawo n’ekkiriza okumusalayo.

Abamu ku batuuze abaayogeddeko ne Bukedde baate-geezezza nti waliwo olugambo olubadde lusaasaanye mu kitundu kino nti Rev. Kiwanuka alina kawala k’omutuuze ke yafunyisa olubuto.

Kyategeezeddwa nti ku Ssande ewedde waabaddewo akabaga  e Mpenja ne wabaawo abooluganda abaalumbye Kiwanuka ne bamutiisa okumutwala ku poliisi olw’okufunyisa omuwala olubuto.

Ku Mmande enkeera abooluganda lw’omuwala baakedde kumutwala mu ddwaaliro okwongera okukakasa oba nga ddala bituufu. Bino Reverandi olwamugudde mu kutu ne yeeyimbamu omuguwa n’afa.

Akulira bambega ba poliisi y’e Kiriri, Mw. Patrick Eremoyi yategeezezza nti poliisi yabadde akyanoonyereza ku nfa ya munaddiini ono.
   

Omwawule yesse lwa muwala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fred Bamwine ng’akwasa Ndisaba ekitabo ky’ensonga z'e Mukono.

Ndisaba akwasiddwa ofiisi

Bya JOANITA NAKATTE                                                                                           ...

David Kabanda (ku ddyo) omubaka wa Kasambya, Haji Bashir Ssempa Lubega owa Munisipaali y’e Mubende ne Micheal Muhereza Ntambi, ssentebe wa disitulikiti y’e Mubende nga bawayaamu.

Abaalondeddwa ku bubaka mu ...

ABAAWANGUDDE ebifo by’ababaka ba palamenti ku kaadi ya NRM mu konsitityuwensi ez’enjawulo mu Disitulikiti y’e Mubende...

Matia Lwanga Bwanika owa Wakiso.

Ssentebe afunira mu nsako

Eyali Sipiika wa Jinja munisipaali oluvannyuma eyafuulibwa City, Moses Bizitu yategeezezza nti bassentebe ba disitulikiti...

Bakkansala ba Kampala nga bateesa mu City Hall gye buvuddeko.

Omusaala ogulindiridde aba ...

Bya MARGARET ZALWANGO OKULONDA kwa bassentebe ba Disitulikiti, bammeeya b'ebibuga (cities) ne bakkansala b'oku...

Omulabirizi Luwalira ng'asimba omuti.

Ekkanisa ne bwekwata omulir...

Omulabirizi w'e Namirembe, Rt. Rev. Wilberforce Kityo Luwalira agumizza Abakristaayo nti wadde sitaani asiikudde...