TOP

Ssente zitabudde baddereeva ba kabangali

Added 18th January 2010

""Tetumanyi ssente zaffe ezisoba mu kakadde kamu n'ekitundu bulijjo zetusonda gye ziri ate nga ne ssemateeka waffe baamumenya dda kati bakola byabwe,"" akola ku mbeera ya bammemba Char-les Kaliisa bwe yagambye.

Bino baabyogedde ggulo mu lukiiko lw'ekibiina kyabwe kye bayita Pickup Line Tran

""Tetumanyi ssente zaffe ezisoba mu kakadde kamu n'ekitundu bulijjo zetusonda gye ziri ate nga ne ssemateeka waffe baamumenya dda kati bakola byabwe,"" akola ku mbeera ya bammemba Char-les Kaliisa bwe yagambye.

Bino baabyogedde ggulo mu lukiiko lw'ekibiina kyabwe kye bayita Pickup Line Transporters Association lwe baatuuzizza ku poliisi ya CPS nga lukubirizibwa abaserikale abavunaanyizibwa ku kukwanaganya abantu ne poliisi abaakulembeddwa Mpauwo ne Lawrance Kaliisa.

Badereeva okuli Robert Kibiri ne William Jingo baalangidde Siraje Kafumbe nti ekibiina akitambuliza mu nsawo ye ate n'ebiwandiiko yabiremera .

""Twagala biwandiiko bya kibiina kyaffe kati ate otunnyonnyole eyakutuma okweyita nnannyini kibiina nga tetukukirizza,"" Kibiri bwe yagambye.

Wabula Kafumbe yeetonze nti bwe wabeerawo ebisobye bamusonyiwe  naye byonna bye yakola yabikola ku lwa bulungi bwa kibiina era kyekiva kikyaliwo.

Ddereeva Bernard Kato yagambye nti tebakyayagala muntu yeefuula nnannyini kibiina.  wadde abantu ababiri abaalondebwa ssentebe okussa omukono ku sente ze batereka mu banka.

 Ate kkampuni ya Mubejje Enterprises Ltd eyaweebwa ttenda y'okusolooza ssente ku kabangali , loole ne bbaasi zonna ezisimba ku nguudo mu kampala etandise okuziba ebinya byonna mu bitundu by'enguudo mwekolera.

  Baatandikidde ku Arua park,  ku luguudo, William, Ben Kiwanuka ku bbaasi nga baziba ebinnya era basaba KCC.

Ssente zitabudde baddereeva ba kabangali

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?