TOP

Gashumba awadde Nabukeera obukadde 5

Added 13th January 2010

Sophia Nakandi nnyina wa Nabukeera, ensimbi zino zaamuweereddwa eggulo  aguleko poloti n’okuzimbamu ennyumba mw’anaabeera ne muwalawe.

Kino kiddiridde enkiiko ez’enjawulo ezizze zituuzibwa wakati wa Gashumba n’abooludda lwa Nakandi okubatabaganya okuva lwe baatabuka omwezi oguwedde

Sophia Nakandi nnyina wa Nabukeera, ensimbi zino zaamuweereddwa eggulo  aguleko poloti n’okuzimbamu ennyumba mw’anaabeera ne muwalawe.

Kino kiddiridde enkiiko ez’enjawulo ezizze zituuzibwa wakati wa Gashumba n’abooludda lwa Nakandi okubatabaganya okuva lwe baatabuka omwezi oguwedde olwa ssente ezisukka mu bukadde 25 abantu ze baasondera Nabukeera. Mu nkiiko eziwerako ezaatuuziddwa, bakkaanyizza nti Gashumba awe Nakandi 5,000,000/- ku lw’obulungi bwa Nabukeera.

Gashumba bwe yabadde akwasa Nakandi  5,000,000/- yagambye nti eky’okuwaayo ssente zino tekigenda kulemesa nteekateeka za kutwala Nabukeera mu ddwa-aliro lya  Shriners Hospital for Children e Galveston mu Amerika abaamusuubiza okumujjanjabira obwereere.

Gashumba awadde Nabukeera obukadde 5

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...