TOP

Moze ne Weasle basasudde ku bbanja

Added 7th January 2010

Ku Mmande abayimbi bano baasimattuse ekkomera bwe bakwatibwa bawannyondo ba Mukanga John Bosco ne babatwala mu kkooti e Mengo nga babanjibwa obukadde munaana.

Baasasuddeko obukadde 2 ne basuubiza okusasula ezisigadde ku Lwokubiri wabula tebaalabiseeko omulamuzi n’akola ekiragiro ekibak

Ku Mmande abayimbi bano baasimattuse ekkomera bwe bakwatibwa bawannyondo ba Mukanga John Bosco ne babatwala mu kkooti e Mengo nga babanjibwa obukadde munaana.

Baasasuddeko obukadde 2 ne basuubiza okusasula ezisigadde ku Lwokubiri wabula tebaalabiseeko omulamuzi n’akola ekiragiro ekibakwata.

Wabula Bukedde eggulo bwe yatuukiridde Hussein Kasta, Dayirekita wa Master Entertainment ebabanja, yategeezezza nti yatudde nabo ne bakkaanya bwe baamuwaddeeko 3,000,000/- ne bamusuubiza n’okusasula ezisigadde nga February tannayita.

Baamusabye bategekeyo ekivvulu bayimbire bwereere yeesasule ezisigadde bwe kiba kisobose kyokka kyo baavuddewo tebakimulungudde.

Moze ne Weasle basasudde ku bbanja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata talina Coron...

ABASAWO boogedde ku mbeera ya Sheikh Nuhu Muzaata. Akyajjanjabirwa mu kisenge ky'abayi olwa ssukkaali ayongedde...

Nabunya ne bba Sheikh Muzaata (mu katono).

Muka Muzaata ataddewo obukw...

MUKA Sheikh Nuhu Muzaata ataddewo obukwakkulizo okuddayo mu ddya. Kuluthum Nabunya yanoba kati emyazi esatu. Muzaata...

Abantu nga babuuza ku Amuriat.

Amuriat abuuzizza ku balonz...

PATRICK Oboi  Amuriat (POA) eyeesimbyewo ku bwa pulezidenti owa FDC   ayolekera Kabale naye asoose  ku ssundiro...

Ambassador Mugoya (ku ddyo) minisita Okello oryem, Dr. Ahmed Ssengendo ne  BIruma Sebulime.

Dr. Ahmed Ssengendo alonded...

Olukungaana olw'ekibiina ekitwala amawanga g'Abasiraamu mu nsi yonna (OIC) olw'omulundi ogwa 47 lutudde mu kibuga...

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...