Owa bodaboda eyabula bamunoonya
Added 7th January 2010
Henry Magala eyabula kati emyezi ebiri nga tebamulaba. Ssentebe wa siteegi eno, Moses Nsubuga yategeezezza nti munnaabwe ono yafuna kasitooma n’amutwala okuva olwo tebaddangamu kumulaba era ne bazadde be tebamanyi mayitire ge. Bagguddewo fayiro nnamba 20 /21/12/209 ku poliisi.Â
Owa bodaboda eyabula bamunoonya
Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...
Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...
AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...
Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....
OMUSUUBUZI aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....