TOP

Abasiraamu bajja kubalibwa

Added 15th October 2009

Mufti wa Uganda Muslim Supreme Council, Sheikh Shaban Mubajje ye yayanjudde enteekateeka eno ku mukolo ogwategekeddwa ab’eggombolola y’e Lubaga ku kitebe kyaabwe okugabula Abasiraamu mu kitundu kino ku Lwokusatu.

“Tutaddewo akakiiko ku nsonga eno kafulumye lipoota nga kamalirizza tu

Mufti wa Uganda Muslim Supreme Council, Sheikh Shaban Mubajje ye yayanjudde enteekateeka eno ku mukolo ogwategekeddwa ab’eggombolola y’e Lubaga ku kitebe kyaabwe okugabula Abasiraamu mu kitundu kino ku Lwokusatu.

“Tutaddewo akakiiko ku nsonga eno kafulumye lipoota nga kamalirizza tumanye obungi bwaffe  mu kifo ky’okwesigama ku by’abo abagamba nti tetuwera,” Mubajje bwe yannyonyodde. Yemulugunnyizza nti lipoota nnyingi ezifulumizibwa ziraga nti Abasiraamu tebasukka bitundu 20 ku buli 100 kye nsuubira nti si kituufu.

Kansala ku lukiiko lw’e Ggombolola, Jamil Naluyange yasabye Mufti amalewo enjawukana mu basiraamu n’awagirwa Ssentebe wa Lubaga, Peter Ssematimba.

Abasiraamu bajja kubalibwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?