TOP

Alumyeko omuserikale ekifi

Added 15th October 2009

Ivan Mayungwe ow’omu Kiwuunya e Nakulabye y’agambibwa okuluma  Martin Nambafu owa poliisi y’e Nakulabye mu kanyoolagano akabaddewo ng’amukwata.

Bino byabaddewo mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu abaserikale bwe baabadde ku gw’okulawuna ne bawulira enduulu era bwe baazirondoodde kw

Ivan Mayungwe ow’omu Kiwuunya e Nakulabye y’agambibwa okuluma  Martin Nambafu owa poliisi y’e Nakulabye mu kanyoolagano akabaddewo ng’amukwata.

Bino byabaddewo mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu abaserikale bwe baabadde ku gw’okulawuna ne bawulira enduulu era bwe baazirondoodde kwe kukwata Manyungwe banne ne badduka.

Poliisi y’e Nakulabye yamugguddeko omusango ku fayiro nnamba SD:46/13/10/09 nga bw’enoonyereza.

Alumyeko omuserikale ekifi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu nga banyumyamu.

Bayimamu twemweyingiza mu b...

DISITULIKITI Khadi w’e Lwengo, Sheikh Ismail Ibrahim Kibuule asisinkanye Abasiraamu okuva mu mizigiti egy’enjawulo...

Pasita Caleb Tukaikiriza ng'ayogera mu lukiiko. Ku ddyo ye Bbaale.

Abawala 300 mu Kalungu bazz...

OMUBAKA wa Gavumenti, Pastor Caleb Tukaikiriza agugumbudde abazadde abatatuukirizza buvunaanyizibwa bw’okukuuma...

Abazannya ‘Bizzonto’ nga beegezaamu.

Abazannya komedi wa 'Bizzon...

POLIISI ezzeemu okukwata abasajja abazannya komedi wa ‘Bizzonto’ ne basimbibwa mu kkooti ya Buganda Road gye babasomedde...

Kluthum

Kluthum ayogedde ku katambi...

MUKYALA wa Sheikh Muzaata Batte, Kluthum Nabunnya ayogedde ku katambi akaamutabula ne bba bwe yali ayogera ne ‘hawusibooyi.’...

Bannamateeka ba Kyagulanyi okuli Medard Lubega Sseggona ( ku kkono), Muwanda Nkunnyingi ne Sam Muyizzi.

Kkooti esazeewo ku gwa Kyag...

KKOOTI ekkirizza Kyagulanyi okuggyayo omusango gw’obululu gwe yawaaba wabula abalamuzi baakuwa ensala yaabwe ku...