TOP

Baanasabira eggwanga

Added 6th October 2009

Okusaba kuno kugendererwamu okuwonga eggwanga mu maaso ga Katonda asobole okuyamba ku bwavu, obuli bw’enguzi, obulyake  n’obusiiwuufu bwe mpisa obuliwo  kati.

Bino omuwandiisi wa kakiiko akakola ku kusaba mu Palamenti David Bahti yabitegeezezza mu lukungaana  mu Palamenti.
“Om

Okusaba kuno kugendererwamu okuwonga eggwanga mu maaso ga Katonda asobole okuyamba ku bwavu, obuli bw’enguzi, obulyake  n’obusiiwuufu bwe mpisa obuliwo  kati.

Bino omuwandiisi wa kakiiko akakola ku kusaba mu Palamenti David Bahti yabitegeezezza mu lukungaana  mu Palamenti.
“Omulamwa gw’omwaka guno gugenda kuba kuguminkiriziganya n’okusonyiwagana, gwetujje ku bizibu ebizze bibaawo mu ggwanga emyezi egiyise,” Bahati bwe yategeezezza.

 Yategeezezza nti omugenyi omukulu mu kusaba kuno agenda kubeera pulezidenti Yower Kaguta Museveni wabula nga omwogezi omukulu agenda kuba Mensah Otabil  akulira central yunivasite college eye Ghana.

 Palameni yayise ebikonge mu gavumenti wamu nabafuzi b’ensikirano bonna mu ggwanga era nga basuubira nti okusaba kuno kugenda kuyambak okuzaawo enkolagana wakati wa bannauganda bonna.

Baanasabira eggwanga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Diego Maradona

Diego Maradona eyaliko kafu...

Ensi yonna eri mu kukungubaga lw'okufa kw'eyaliko kafulu mu kucanga akapiira mu nsi yonna Diego Maradona afudde....

Akakiiko k'eddembe ly'obunt...

AKAKIIKO k’eddembe ly’obuntu kavumiridde ebikolwa by’okutyoboola eddembe ly’obuntu ebyetobese mu kwegugunga okwabaddewo...

Abamu ku bazannyi ba komedi.

Kapere bamugobye mu kibiina...

TAATA Sam yeegasse ku Ssenga Ssebanga ne bagoba Kapere nga bamulanga kwagala kutabula kibiina kyabwe. Mu kaweefube...

Abaserikale nga bakwata Bobi Wine lwe yeewandiisa okuvuganya ku bwapulezidenti.

Poliisi eremesezza Bobi Win...

POLIISI e Kibaale eremesezza Bobi Wine okukuba olukung'aana mu kifo kye yategese ne bamutegeeza nti takkirizibwa...

Sheikh Muzaata ali mu ddwaaliro.

Mutabani wa Muzaata atabuki...

MUTABANI wa Sheikh Nuhu Muzaata Batte avuddeyo ku bulwadde obuluma kitaawe. Atabukidde abasaasaanya amawulire ag'obulimba...