Kino kiddiridde abantu okwegugunga mu Buganda nga bawakanya eky'okugaana Kabaka okugenda e Kayunga. Â
Pulezidenti yayogedde eri Palamenti n'ategeeza nga Gavumenti bw'etegeka okuleeta ebbago erirung'amya abafuzi b'ensikirano n'asuubiza n'okugenda maaso n'enkola ya 'Regional Tier'.
'Regional tier' Buganda yagigaana lwa kubaamu kawaayiro kagamba nti mu nkola eno Katikkiro wa Buganda alina kukubwako kalulu.
Abaganda abamu baagala Kabaka y'aba yeerondera Katikkiro.
Â
Â
Ogenga alabudde ku regional tier