TOP

Mu bufunze.....

Added 23rd September 2009

Jimmy Anthony  Oyuku  yagambye nti    Emmanuel Rubagumya ye  yakwatiddwa n’empapula, ekkalaamu n’ebikozesebwa ebirala. Yagambye nti wakugulwako emisango omuli ogw’okulagajalira omuli gwe n’okubba.  

Afudde
FORTPORTAL-EYALI  omukozi  mu kitongole kya U

Jimmy Anthony  Oyuku  yagambye nti    Emmanuel Rubagumya ye  yakwatiddwa n’empapula, ekkalaamu n’ebikozesebwa ebirala. Yagambye nti wakugulwako emisango omuli ogw’okulagajalira omuli gwe n’okubba.  

Afudde
FORTPORTAL-EYALI  omukozi  mu kitongole kya UMEME  e FortPortal amasannyalaze gamusse. Omwogezi wa poliisi mu Bugwanjuba bwa Uganda, Elly Matte yategeezezza nti eyafudde ye  George Karugaba. Yafiiridde mu Kasusu B Zooni mu Muni-sipaali y’e Fort Portal ku Lwokubiri gye yabadde ateereza amasannyalaze g’oku nnyumba ya Baguma Nkoba  n’agassaako nga tategedde ne gamukuba n’afiirawo.
Omulambo gwa Karugab a gwatwaliddwa mu ddwaaliro e Fort Portal.

Asabye Palamenti

TORORO-MEEYA w’ekibuga ky’e Tororo Jack Ogola, asabye Palamenti okusalawo  ku nsalo za disitulikiti ebbiri gavumenti z’eyagala okukutula ku y’e Tororo. Kiddiridde abantu okuva e Tororo okuwakanya okutondebwawo kwa disitulikiti ya  Mukuju ne Kisoko  ng’ate abamu bawagira okuzitondawo.
 bakayanira ekibuga Tororo nga buli ludda lwagala kibe mu disitulikiti yaabwe.
 

Mu bufunze.....

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...