TOP

Basabye Gavt. ebayambe ku njala

Added 14th August 2009

Abatuuze abaakulembeddwaamu ba Ssentebe ba LC mu Ggombolola y’e Kikamulo  baagambye nti abantu abasinga basula njala ate abalala balya kimu. Baasabye Gavumenti n’omubaka waabwe Saidah Bumba  babadduukirire.

 Omu ku batuuze mu kitundu kino, ayitibwa  Lwasa yategeezezza nti “Okul

Abatuuze abaakulembeddwaamu ba Ssentebe ba LC mu Ggombolola y’e Kikamulo  baagambye nti abantu abasinga basula njala ate abalala balya kimu. Baasabye Gavumenti n’omubaka waabwe Saidah Bumba  babadduukirire.

 Omu ku batuuze mu kitundu kino, ayitibwa  Lwasa yategeezezza nti “Okulya kati kwa mpalo. Tulya essaawa 12 ez’olweggulo ne tuddamu nkeera ku ssaawa y’emu songa oluusi ne kayinja atubula,”.
 Ate ye Nnamukadde  Malita yateegeezezza nti enjala ewalirizza abavubuka  okwenyigira mu okubba emmere.   
 
Ssentebe w’ekyalo Wabi-kyakya, Gabudyeli Bukyakala    yagambye nti abatuuze be abamu beerya enkuta. Kino kivudde ku kyeya ekisusse nga n’ebisolo byabwe nga embizzi, ente n’enkoko bitandise okufa olw’ebbula ly’omuddo n’amazzi.
    
Ate  ssentebe w’ekyalo Bukoto, Willliam Katende yawakannyiza abagamba nti enjala evudde ku bantu butajumbira kulima n’agamba nti  abantu balima kyokka  omusana gususse.

Basabye Gavt. ebayambe ku njala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...