TOP
  • Home
  • Amawulire
  • ‘Abanaaweebwa bbasale basunsulwa bassentebe’

‘Abanaaweebwa bbasale basunsulwa bassentebe’

Added 14th August 2009

Yagambye nti enkola egenda okugobererwa mu kugabira abaana ababiri omuwala n’omulenzi abaweereddwa bbasale okuva mu buli Disitulikiti mu Uganda yakwesigamizibwa ku bassentebe ba LC n’avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu buli Disitulikiti.

“Abamu baatuwe-erezza abaana abatamaze kusem

Yagambye nti enkola egenda okugobererwa mu kugabira abaana ababiri omuwala n’omulenzi abaweereddwa bbasale okuva mu buli Disitulikiti mu Uganda yakwesigamizibwa ku bassentebe ba LC n’avunaanyizibwa ku by’enjigiriza mu buli Disitulikiti.

“Abamu baatuwe-erezza abaana abatamaze kusembebwa ba LC n’abakulira ebyenjigiriza mu bitundu byabwe be tuzudde nga tebazze mu bulambulukufu tetubawadde,” Ssemakula bwe yagambye.

Kyaddiridde abantu okwemulugunya nti bulijjo gavumenti bbasale z’ewa abayizi naddala ku mutendera gwa Disituli-kiti abazigaba babadde bawaayo baana baabwe.

Gye buvuddeko Yunivasite eno yalangirira ng’eyita mu kitongole kya Kabaka eky’ebyenjigiriza e Mmengo nga bw’ewadde sikaala 2 eri abayizi babiri omulenzi n’omuwala okuva mu buli disitulikiti mu Uganda.

‘Abanaaweebwa bbasale basunsulwa bassentebe’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’etwala Galabuzi (ku mpingu) ne mukyala we (ku ddyo) ku poliisi.

Babakutte kutulugunya mwana

ABATUUZE b’e Mbuya Kinnawattaka- Katoogo bavudde mu mbeera ne batabukira abafumbo abaludde nga batulugunya omwana...

Mugula ng’akutte amagi amafu ge baabakutte nago. Mu butono nabo baakwatiddwa.

Abagula amagi amafu ne bako...

POLIISI y’e Katwe ekutte abasajja bana abagambibwa okugula amagi amafu ne bakolamu keeki ze baguza abantu e Nateete....

Abazannyi ba Police nga bajaganya.

Police efunvubidde ku kikopo

Airtel Kitara 2-3 URA Police 3-1 Onduparaka UPDF 2-0 Mbarara City POLICE FC obusungu bw’okukubwa Vipers ebumalidde...

Derrick Kakooza, eyateeba ggoolo ey'obuwanguzi ku Mauritania.

Hippos erwanira World Cup

Leero mu Africa U-20 Cup of Nations (Quarter) Cameroon -Ghana,1:00 Burkina Faso - Hippos, 4:00 ez'ekiro ...

Dorothy Nambi ng’ayigiriza omwana alina obukosefu okulabirira ennimiro.

Kw'olabira omwana alina obu...

Alwawo okwogera. Tasobola kuyiga bintu bya bulijjo ng’okuseka, okuba n’emikwano. lAtya nnyo naddala abantu abatali...