TOP

Abatakisi balwanidde mu ppaaka

Added 27th July 2009

Okulwanagaana kwaddiridde  abakulira siteegi eno okuleeta amateeka amapya nti buli lwa Ssande mmotoka zaabwe zokka zeezirina okutikka ekyawakanyiziddwa be batwala nga bagamba nti kino kigenderera ku banyigiriza ng’ate abantu bakendera ku nguudo zino.

Baddereeva bana beebalumiziddwa mu ku

Okulwanagaana kwaddiridde  abakulira siteegi eno okuleeta amateeka amapya nti buli lwa Ssande mmotoka zaabwe zokka zeezirina okutikka ekyawakanyiziddwa be batwala nga bagamba nti kino kigenderera ku banyigiriza ng’ate abantu bakendera ku nguudo zino.

Baddereeva bana beebalumiziddwa mu kulwanagaana kuno okwabadde; Eria Kavulu; Hanington Ssevume, Mudasiru Ssemugenyi. Ate  Godfrey Mabirizi eyasinze okulumizibwa yagguddewo  omusango gw’okumukuba ku fayiro  13/27/07/09 n’abalala.

Akulira poliisi ya CPS, Steven Tanui yakutte ba ddereeva n’abatwala ku kitebbe kya UTODA ne beevumba akafubo ne bakama baabwe ne bakkaanya enkola empya egira eyimirizibwa.

Abatakisi balwanidde mu ppaaka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Micheal Kinene Akomyewo na ...

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala...

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...