Mbeera mu kibuga ky’e Mubende.
nnyumirwa nnyo okulaba omupiira, ennyimba n'okulaba ekigwo kya Bukedde Fa ma Embuutikizi.
Mpoomerwa ennyama y'embuzi n'ekibumba.
NKUBIRIZA abawala okwekolera baleme mu kusaba basajja buli kye beetaaga.
Ekigwo kya Bukedde Fa Ma kyazze luno!