TOP

Bazize enkoko za NAADS

Added 13th July 2009

Abalunzi naddala ab’omu Divizoni y’e Wanala ne Northern bino baabisaliddewo mu lukiiko olugatta abalimi n’abalunzi olwatudde mu kibuga Mbale okuteesa ku nsonga eno era ne bakomyaawo obukoko obwabadde bubaweereddwa.

Omu ku balunzi bano, James Mutanga yagaanyi obukoko buno ng’agamba

Abalunzi naddala ab’omu Divizoni y’e Wanala ne Northern bino baabisaliddewo mu lukiiko olugatta abalimi n’abalunzi olwatudde mu kibuga Mbale okuteesa ku nsonga eno era ne bakomyaawo obukoko obwabadde bubaweereddwa.

Omu ku balunzi bano, James Mutanga yagaanyi obukoko buno ng’agamba nti omukwanaganya w’enkola ya NAADS mu kitundu kya Wanale ne Northern, Angella Neumbe obukoko buno yabulinnyisizza ebbeeyi okuva ku 8,000/- okutuuka ku 12,000/- buli kamu.

Abalunzi beemulugunyizza nti Neumbe akola kikyamu okubaleetera obukoko bw’amanyi nti bubi ate nga buli ku buseere. 

Mutanga yagambye nti obukoko obulala 25 bwe yafuna kwakafaako 13 olw’obutaweebwa ntandikwa ya mmere n’eddagala.

Omukiise w’omuluka gw’e Nkoma, Francis Koko yagambye nti   amaze okutuusa okwemulugunya kw’abalunzi eri atwala NAADS e Mbale wamu ne GISO bakulondoole.

Neumbe olukiiko luno yaluvuddemu ng’agamba nti yabadde agenda kwetaba ku mukolo ogw’okuziika.

Bazize enkoko za NAADS

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...