TOP

Ekigwo kiri Busiro ku Ssande

Added 2nd July 2009

Ekigwo kino ekinaatandika ku ssaawa 5 ez’enkya kyesungiddwa nnyo olw’abamegganyi abavudde mu bitundu bya Busiro ebyenjawulo okuli Ssisa, Nsangi, Kakiri, Katabi, Ntebe ne Kasanje.

Ekigwo kiwomeddwamu omutwe olupapula lwa Bukedde ne leediyo Bukedde Fa-Ma (Embuutikizi) ne kisasulirwa kka

Ekigwo kino ekinaatandika ku ssaawa 5 ez’enkya kyesungiddwa nnyo olw’abamegganyi abavudde mu bitundu bya Busiro ebyenjawulo okuli Ssisa, Nsangi, Kakiri, Katabi, Ntebe ne Kasanje.

Ekigwo kiwomeddwamu omutwe olupapula lwa Bukedde ne leediyo Bukedde Fa-Ma (Embuutikizi) ne kisasulirwa kkampuni ya Hakunamatata, kkampuni y’essimu eya Zain, abakozi b’ebizigo bya Samona, aba Select Garments abatunda amasuuti ne ttivi ya NBS.

Ebirabo bingi ebigenda okuwangulwa abamegganyi n’abantu abanaabaayo.

Ssebwana akoowoola abantu ba Ssaabasajja mu Busiro okubaayo abangi balabe ku Kigwo-omuzannyo gwa Buganda nnansangwa.

Ekigwo kiri Busiro ku Ssande

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...