Abakulembeze ba Kampala basaana okubeera nga beemaliridde kubanga alimu ebintu bingi ebyokukola.
Abakungu mu Gavumenti abamu tebabadde basanyufu kubanga abakulembeze mu Kampala si bawagizi ba NRM. Era ndowooza kye kivuddeko okugamba nti Gavumenti evunaanyizibwe ku Kampala
Bazze boogera ebintu bingi nti Ssebaana ne Sebaggala tewali kye bakoze.
Osanga babadde n
Gavt. tesaana kutwala Kampala