TOP
  • Home
  • Amawulire
  • mukwanoOkuva lwe twalabagana obulamu bwaffe bwakyuka

mukwanoOkuva lwe twalabagana obulamu bwaffe bwakyuka

Added 27th January 2012

NZE Harriet Kiggwe mbeera Ssonde Namugongo nga ndi musuubuzi ate omwami wange Henry Kiggwe, Kansala.

NZE Harriet Kiggwe mbeera Ssonde Namugongo nga ndi musuubuzi ate omwami wange Henry Kiggwe, Kansala.

Okuva lwe twatandika okubeera ffenna obulamu bwaffe bwakyuka eyali omutono ne nfuna omubiri.

Nkubiriza abakyala okwagala ennyo abaami baabwe. Nze omwami wange ye ddadi kubanga mu kiseera kino mutwala nga kitange kuba gwe mbeera naye.

Buli lukya amapenzi ge nnina gy’ali geeyongera kuba ampa emirembe era twegombesa buli omu kubanga
omukwano gwaffe gwa nnamaddala.

Buli lwe ntambulako naye mpulira ng’obulamu bwange buzze buggya kuba ampa ekitiibwa ekisaanidde. Muwembejja
ate mbeerawo mu kiseera w’asinga okunneetaagira n’olwekyo buli mukyala yandibadde atwala bba nga ekyatika.

Ate bba Henry Kiggwe agamba nti tamanyi kiri mu mukyala we Harriet gwe yayise mmami kuba omukwano gwamulaga tewali ayinza kugumuwa.

“Nze ndi musajja eyeezimbye naye ng’obuwanguzi bwe ndiko kati buvudde mu bwesigwa bwe nnina eri mukyala wange era sijja kumujuza.

Harriet ye mukyala akwagazisa okudda awaka ng’obudde bulyali kuba afaayo, akuwembejja
naawe muli n’oba mugumu.

mukwanoOkuva lwe twalabagana obulamu bwaffe bwakyuka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...