TOP

'Ebyamagero tebibamalaamu'

Added 1st June 2012

SSAaBASUMBA Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde ku kabi akali mu bantu naddala abavubuka abatalina kukkiriza n’agamba nti kisudde bangi mu ntata nga baagala okufuna amangu.

Bya Steven Musoke

SSAaBASUMBA Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde ku kabi akali mu bantu naddala abavubuka abatalina kukkiriza n’agamba nti kisudde bangi mu ntata nga baagala okufuna amangu.

‘‘Waliwo abeeyita Abasumba naye nga balimba, beewaana okukola ebyamagero bye batasobola. Bano bafunye omukisa nti waliwo abantu  naddala abavubuka abatalina kukkiriza abaddukirayo nga basuubira obuyambi obw’enjawulo kyokka ne babakozesa ebya sitaani,’’ Dr. Lwanga bwe yayongeddeko.

Yabadde ku ssomero lya St. Cyprian Kyabakadde gye yayimbidde mmisa eyakulembedde emikolo gy’okujjukira olunaku lw’amajja ga Mwoyo Mutuukirivu olwa  Pentekooti n’okulayiza  abakulembeze b’abayizi mu ssomero lino. Yeebazizza    bonna abaamubuzeebuze n’okumuyambako ng’afiiriddwa nnyina Matilda Nakkonde.  Yasabye Abakristu okukomya okwekubagiza olw’obwavu obuliwo mu kaseera kano.

‘Ebyamagero tebibamalaamu’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukolo gw'okuziika Ssaabas...

Omukolo gw'okuziika Ssaabasumba Lwanga mu bifaananyi

Paapa alonze Bp. Ssemwogere...

Paapa alonze Bp. Paul Ssemwogerere, ow'essaza lya Kasana - Luweero okubeera Ssaabasumba w'essaza lya Kampala ow'akaseera....

Paapa akungubagidde Ssaabas...

Paapa akungubagidde Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga ng'ono obubaka obukungubaga abutisse omubaka we mu Uganda,...

Omulangira Ssimbwa

Omulangira Ssimbwa eyasimat...

Omulangira Arnold Ssimbwa afudde. Ono ye Muzzukkulu wa Ssekabaka Muteesa II omukulu era y'omu ku baasimattuka akabenje...

Nnabagereka wa Buganda yeet...

Nnaabagereka wa Buganda, Sylvia Nagginda yeetabye ku mukolo gw'okuwerekera omwoyo gw'omugenzi Dr. Cyprian Kizito...