TOP

Abembuto bagenda kuwandiikibwa

Added 14th June 2012

ABAKULIRA ebyobulamu mu Mukono batongozza kaweefube w’okuwandiika abakyala abali embuto yonna gye bali.

Bya HENRY NSUBUGA

ABAKULIRA ebyobulamu mu Mukono batongozza kaweefube w’okuwandiika abakyala abali embuto yonna gye bali. Enkola eno yaakutandikira mu munisipaali y’e Mukono ng’okuwandiika kuno kwakukolebwa bassentebe b’ebyalo okwetoloola ebyalo byabwe, okusinziira ku akulira ebyobulamu mu munisipaali y’e Mukono, Dr. Anthony Konde. 

Bwe yabadde akwasa aba LC ebitabo ebigenda okweyambisibwa mu kuwandiika abakyala bano, Sr. Tezra Ssebaggala mukyala w’omulabirizi w’e Mukono, James Williams Ssebaggala yategeezezza nti kino kyakuyamba abakyala bano nga bakolerwa embalirira ennungi n’ekigendererwa eky’okukendeeza omuwendo gw’abakyala n’abaana abafi ira mu ssanya. 

Ebitabo bino yabikwasizza akulira bassentebe b’ebyalo mu Mukono munisipaali, Ssalongo Christopher Kalegama.

Abembuto bagenda kuwandiikibwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh ng'annyonnyola okutalaka mu Busiraamu.

▶️ TAASA AMAKAGO: OKUTALA...

TAASA AMAKAGO: OKUTALAKA MU BUSIRAAMU KYE KI?

Lumbuye Nsubuga mmeeya wa Makindye Ssaabagabo (ku kkono), minisita Magyezi ne  Mbabazi RDC wa Wakiso nga balaga sitampu z’ebyalo ezaatongozeddwa.

▶️ Gavumenti etongozza si...

GAVUMENTI entongozza sitampu z'ebyalo, minisita wa Gavumenti ezeebitundu Raphael Magyezi n'alabula abakulembeze...

Owa LDU, Emmanuel Ogema (ku kkono), David Owiri (amuddiridde), Vincent Olenge ne Jakis Okot (ku ddyo) abaakwatiddwa.

▶️ Owa LDU bamukwatidde mu...

OMUJAASI wa LDU bamukwatidde mu kibinja ky'abakukusa amasanga n'ebitundu by'ensolo z'omu nsiko eby'omuwendo. ...

Papira (ku kkono), Acieng, Kobugabe ne Isaac Mukasa, akulira engule za Fortebet Real Star Monthly Awards. Mu katono ye Komakech.

Owa Hippos ajja kusinga Ony...

FLORENCE Acieng, nnyina wa ggoolokipa wa Hippos (ttiimu y'eggwanga ey'abali wansi w'emyaka 20), agambye nti mutabani...

Minisita Kitutu

Gavumenti yaakuwa abantu 30...

GAVUMENTI eyanjudde enteekateeka okuddamu okugabira amaka 300,000 mu byalo amasannyalaze okutandika ku Mmande ya...