TOP

Desh Kananura kyaddaaki Poliisi emukutte

Added 18th January 2013

Desh Kananura, nnannyini bbaala ya Panamera Bar & Lounge esangibwa e Naggulu abadde anoonyezebwa olw''okutulugunya omukozi we, Badru Kateregga n''amutta akwatiddwa era kati akuumirwa mu kaduukulu ka poliisi enoonyereza ku misango egy''enjawulo e Kireka.

DESH Kananura, omuvuzi wa mmotoka z’empala era nnannyini bbaala ya Panamera Bar & Lounge esangibwa e Naggulu,  abadde anoonyezebwa olw'okutulugunya omukozi we, Badru Kateregga n'amutta akwatiddwa era kati akuumirwa mu kaduukulu ka poliisi enoonyereza ku misango egy'enjawulo e Kireka.

Kananura abadde awenjezebwa Poliisi y'ensi yonna oluvannyuma lw'okudduka mu ggwanga. Kigambibwa nti Kananura yatta omukozi mu bbaala ye, Badru Kateregga gwe yasanga ne ssente 30,000/- ng’amuteebereza nti okuzibba.

Abalala abagambibwa okukubwa Kananura ne bafuna ebisago kuliko Andrew Kirenzi, Benard Kyabona n’abalala.

 

 

Desh Kanunura abadde awenjebwa Poliisi kyaddaaki akwatiddwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni ng’ayogera eri bofiisa ba poliisi.

Pulezidenti annyonnyodde lw...

PULEZIDENTI Museveni annyonnyodde lwaki amagye ne SFC bakwata abantu n'agamba nti okunenya ebitongole by'ebyokwerinda...

Sheikh Kibuule

'Temukola biraamo birabula ...

DISITULIKITI Khadhi w'e Lwengo, Sheikh Ismeal Ibrahim Kibuule alabudde Abasiraamu okukomya okukola ebiraamo ebivuddeko...

Abasuubuzi b’ennyaanya ku kafumbe Mukasa Road mu Kampala.

Bbeeyi y'ennyaanya atabudde...

BBEEYI y'ennyaanya erinnye abasuubuzi n'abaguzi ne batabulwa. Joyce Namukasa omu ku basuubuzi b'ennyaanya mu...

Nabilah ne bba

Nabilah atabuse ne bba, bir...

OMUBAKA wa Kampala Nabirah Naggayi Ssempala atabuse ne bba Isaac Ssempala! Olutalo lwabwe lulimu Polof. Baryamureeba...

Abalondoola enkulaakulana m...

ABAKUNGU mu byenkulakulana ku lukalu lwa Africa balaze omugaso gw'okukuuma obutonde bwensi mu kaweefube w'okuddabulula...