TOP

Obutayimbwa mu Kampala buzeemu

Added 22nd March 2013

OMUKAZI ow'olubuto ayimirizza omuvuzi wa piki piki n'amwegayirira amutwale mu ddwaliro kyokka bwe batuuse mu kubo mwe namwefuulira nga batuuse mu kifo awaabadde abasajja babiri

Bya Prossy Nanziri

OMUKAZI ow'olubuto ayimirizza owa Bodaboda n'amwegayirira amutwale mu ddwaliro kyokka bwe batuuse mu kubo mwe namwefuulira nga batuuse mu kifo awaabadde abasajja babiri.


Friday Kirya omutuuze we Kasubi zooni 4 yeyaleeteddwa mu ddwaliro e Mulago ng’ataawa bwe yakubiddwa akatayimbwa ku mutwe abasajja bano.

Kirya agamba “nabadde nyinnyuka akawungeezi nga nzira ka e Kasubi omukazi kwe kunnyimiriza nga yenna yefudde ali mu bulumi obwamaanyi kwekwagala okumutwalako.


Obulumbaganyi buno buno bw'abaddewo ku saawa 4:00 ez'ekiro ky'olwokuna. e Kasubi kawaala

 

Obutayimbwa mu Kampala buzeemu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...