TOP

Bidandi Ssali akubye ku matu

Added 27th May 2013

PULEZIDENTI w’ekibiina kya People’s Progressive Party (PPP), Jaberi Bidandi Ssali 76, akyakuumibwa mu kasenge k’abalwadde abayi mwe yaakamala ennaku 10 okuva lwe yagwa ku kabenje. Bidandi eyali Minisita wa Gavumenti Ezeebitundu era Ssaabawandiisi wa NRM akabenje yakafuna May 18, 2013, mmotoka gye yPULEZIDENTI w’ekibiina kya People’s Progressive Party (PPP), Jaberi Bidandi Ssali 76, akyakuumibwa mu kasenge k’abalwadde abayi mwe yaakamala ennaku 10 okuva lwe yagwa ku kabenje.

Bidandi eyali Minisita wa Gavumenti Ezeebitundu era Ssaabawandiisi wa NRM akabenje yakafuna May 18, 2013, mmotoka gye yali avuga bwe yatomera loole FUSO mu bitundu by’e Kisaasi ku luguudo lwa Northern By Pass.

Omwogezi wa PPP, Saddam Gayira yategeezezza nti abasawo b’omu ddwaaliro ly’e Nakasero Hospital bakyasazeewo Bidandi okusigala mu kasenge k’abalwadde abayi akamanyiddwa nga Intensive care Unit (ICU) bongere okwekenneenya embeera ye.

Gayira yagambye nti embeera ye erongoose ng’asobola okweriisa n’okwogera kyokka munafu.

 

Bidandi Ssali akubye ku matu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...