TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ssaabalabirizi Ntagali atuuziddwa ku bwa Cansala

Ssaabalabirizi Ntagali atuuziddwa ku bwa Cansala

Added 8th July 2013

SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, Stanley Ntagali atuuziddwa nga Cansala wa yunivasite y’Obukrisitaayo eya UCU e Mukono.



SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, Stanley Ntagali atuuziddwa nga Cansala wa yunivasite y’Obukrisitaayo eya UCU e Mukono.

Ntagali yatuuziddwa Ddiini w’ekkanisa ya Uganda era Bishop w’Obulabirizi bw’e Luweero, Evans Mukasa Kisekka ku mukolo ogwabadde ku UCU wiiki ewedde.

Ntagali ye Cansala wa UCU owokusatu ng’addirira abaasooka okuli Henry Luke Orombi ne Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo. Ntagali yakubirizza abayizi ne Bannayuganda okwesiga Yesu n’agamba nti ensobi abasinga gye bakola kwe kutabiikiriza ebya Katonda n’amasitaani ne bamaliriza nga balemereddwa.

Ssaabalabirizi Ntagali atuuziddwa ku bwa Cansala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....