TOP

Omugole anobye ku myezi ena

Added 9th July 2013

OMUGOLE ow’emyezi ena yanobye mu maka nadduka ne ssente ezisoba mu kakadde kamu n’ekitundu n’atikka n’ebintu by’omu nnyumba gye yalese nga nkalu.



OMUGOLE ow’emyezi ena yanobye mu maka nadduka ne ssente ezisoba mu kakadde kamu n’ekitundu n’atikka n’ebintu by’omu nnyumba gye yalese nga nkalu.

Aisha Kansiime 20 eyawoowebwa nga January 12, omwaka guno e Kamwenge yadduse n’ebintu bya bba Abdul Lubowa Kamere ow’e Wabigalo mu kalina zooni.

Ebintu mwabaddemu engoye, emmeeza, ttivvi, entebe, emifaliso n’ebirala.

Kamere omugole yamugguddeko omusango gw’obubbi ku poliisi y’e Kabalaga ku fayiro SD:24/06/07/13.

Omugole anobye ku myezi ena

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...