TOP

Ying. Kazibwe asannyaladde

Added 29th July 2013

EYALI bba w’eyali omumyuka wa Pulezidenti, Specioza Wandira, Ying. Charles Kazibwe asannyaladde omubiri. Kazibwe yasanyaladde oludda olwa ddyo era n’omukono ogwa ddyo guzimbye!



Bya Emmanuel Luganda

EYALI bba w’eyali omumyuka wa Pulezidenti, Specioza Wandira, Ying. Charles Kazibwe asannyaladde omubiri. Kazibwe yasanyaladde oludda olwa ddyo era n’omukono ogwa ddyo guzimbye!

Abasawo bagamba nti kino kivudde ku ddagala ery’amaanyi lye bamukuba ng’ate talya mmere. Buli lunaku bamukuba obukebe 4 obwa Meneperum Zaxter nga buli kamu kagula 70,000/-.

Ate ye munna-FDC, Sam Kalega Njuba akyali mukosefu oluvannyuma lw’okulongoosebwa ekyenda wiiki ewedde mu ddwaaliro e Nsambya.

Njuba yagaaniddwa okulya ennyo nga kati alya piisi ssatu ez’obummonde obuzungu buli lunaku.

Ying. Kazibwe asannyaladde

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....