TOP

Poliisi eyodde Bamalaaya e Nakulabye

Added 29th August 2013

POLIISI y’e Nakulabye ekoze ekikwekweto n’eyoola bamalaaya musanvu n’abavubuka 15 abagambibwa okutigomya abatuuze b’e Nakulabye n’ebitundu ebiriraanyewo.



POLIISI y’e Nakulabye ekoze ekikwekweto n’eyoola bamalaaya musanvu n’abavubuka 15 abagambibwa okutigomya abatuuze b’e Nakulabye n’ebitundu ebiriraanyewo.

Ekikwekweto kino kyabaddewo wiiki ewedde mu bitundu omuli Kifamba,ku bbaala ya Password ne Cave bar ng’eno baasaanzeeyo bamalaaya abaabadde banyumya akaboozi ne babayoola.

Abamu ku bamalaaya baategeezezza poliisi nti babeera Mpereerwe naye balina abaana be balabirira kubanga tebamanyi bakitaabwe gye bali kyokka nga balina okubaliisa n’okubasomesa.

Akulira poliisi ye Nakulabye, Musa Tamuzadde yagambye nti obubbi bubadde buzzeemu buto e Nakulabye naddala okuteega abantu abava ku mirimu ababbi ne babakwata obubadiya ne babanyagako ebintu omuli essimu,ssente n'ensawo z'abakazi

Poliisi eyodde Bamalaaya e Nakulabye

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...