TOP

Lukwago agobeddwa ku bwa Loodi Meeya

Added 14th November 2013

AKAKIIKO akaateekebwawo okubuuliriza ku Loodi Meeya wa Kampala, Erias Lukwago kamusingisizza emisango gy'okukozesa obubi ofiisi era n'agobebwa ku bwa Loodi Meeya wa Kampala.



 AKAKIIKO akaateekebwawo okubuuliriza ku Loodi Meeya wa Kampala, Erias Lukwago kamusingisizza emisango gy'okukozesa obubi ofiisi era n'agobebwa ku bwa Loodi Meeya wa Kampala.

Mu gimu ku misango egimusingisiddwa mulimu okulemererwa okutuuza enkiiko n'okukozesa obubi ofiisi ye.

Akakiiko kano akulemberwa omulamuzi Catherine Bamugemereire kawaddeyo lipoota eri Minisita wa Kampala, Frank Tumwebaze ng'eraga nga Loodi Meeya Lukwago bw'asingisiddwa emisango gy'okukozesa obubi ofiisi ye, n'olwekyo tasaanidde kuba Loodi Meeya. 

Minisita Tumwebaze ategeezezza nti bajja kuyita olukiiko lwa bakansala ba KCCA okusalawo eggoye ku bya Lukwago.

...............................................................................................................

Ebirala ku Lukwago.......

 

 

 

Lukwago agobeddwa ku bwa Loodi Meeya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nambooze ng'ayogera eri abavubuka ba People Power e Mukono ku NUP.

Nambooze yeekokkodde abamwe...

Nambooze yeegobyeko abamwekukuutirizaako mu kalulu olumala ne bajeema.

Engeri gy'ofuna mu nkoko z'...

ENKOKO z’amagi zirimu ssente mu kiseera kino, naddala ng’ozirabiridde obulungi ne zitandikira mu budde obutuufu...

Hajji Musa ng'annyonnyola

Enkoko z'ennyama 100, zikuk...

NGA buli omu asala entotto ku ngeri gy'asobola okuyingiza akasente mu nsawo okuyita mu mbeera y'ekirwadde kya Corona,...

Akulira  Tourism board Lilly Ajarova ng'ayogera ku by'obulimi

Akulira Uganda Tourism boar...

Akulira ekitongole kye byobulambuzi mu gwanga ekya Uganda tourism board Lilly Ajarova akubirizza abalimi mu gwanga...

Omubuulizi Moses Tumwebaze okuva ku St.Stephen’s ng’akwasibwa ebbaluwa.

Bannaddiini balaze engeri g...

BANNADDIINI basanyukidde ekya Pulezidenti Museveni okuggulawo amasinzizo ne balaga engeri gye bagenda okuluhhamyamu...