TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Olukiiko lwa KCCA luggyeemu Lukwago obwesige: Agobeddwa

Olukiiko lwa KCCA luggyeemu Lukwago obwesige: Agobeddwa

Added 25th November 2013

BAKANSALA 29 be bakubye akalulu okuggyamu Loodi Meeya Erias Lukwago obwesige ate basatu bokka ne balonda nga bamugira okusigala ku bwa Loodi Meeya wa Kampala.



BAKANSALA 29 be bakubye akalulu okuggyamu Loodi Meeya Erias Lukwago obwesige ate basatu bokka ne balonda nga bamuwagira okusigala ku bwa Loodi Meeya wa Kampala.

Bakansala abagobye Lukwago baakedde ku City Hall era essaawa zigenze okuwera ennya ez’oku makya kkooti  ng’akalulu kaawedde dda okukubwa, Lukwago nga takyali mu ofiisi wadde nga kkooti ebadde emaze okuyisa ekiragira ekiyimiriza olukiiko lwa bakansala ba KCCA ng'egamba nti teluli mu mateeka.

Ebifaananyi ebirago eby'okwerinda engeri gye binywezeddwaamu ku City Hall mu Kampala.

Ebifaananyi byonna bya Nicholas Kajoba

 Ebirala ku Lukwago.......

Lukwago poliisi emuyimbudde

 

 

 

Olukiiko lwa KCCA luggyeemu Lukwago obwesige

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka e Sironko gye yasisinkanidde abakulembeze ba NRM okuva e Sironko ne Bulambuli ku ssomero lya Masaba SSS.

Museveni asuubizza okuyamba...

PULEZIDENTI Museveni asuubizza okussa mu bajeti y'eggwanga ssente ez'okudduukirira abasuubuzi ne bannannyini bizinensi...

Bobi wine ng'atambula n'abawagizi be e Nakasongola.

Abawagizi ba Bobi Wine aban...

Bobi Wine n'abawagizi batabuse ne poliisi oluvannyuma kw'okubawa ekifo ekyewala okukubiramu kampeyini olubigaanye...

Abakugu nga bakebera abavubuka.

Abavubuka babaleetedde akuu...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu n'abakungu mu kitongole kya Amerika ekya PEPFAR ne gavumenti batongozza...

Bazadde ba Amos Ssegawa 15, okuli Hajarah Nakitto ne taata we omuto Meddie Ssemugenyi nga bannyonnyola ow’akakiiko k’eddembe ly’obuntu Juliet Logose engeri gye baatemuddemu omwana waabwe.

Be battidde abantu baabwe m...

MAAMA w'omuyizi wa Lubiri SS- Buloba, Amos Ssegawa 15, eyakubiddwaa essasi ng'ayita mu kibuga wakati mu kwekalakaasa...