TOP

Mubajje akunze Bannayuganda okugenda e China

Added 6th January 2014

MUFTI wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje awadde Bannayuganda amagezi okukozesa omukisa ogw’embeera eriwo mu China basobole okugendayo bafune emirimu.



MUFTI wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje awadde Bannayuganda amagezi okukozesa omukisa ogw’embeera eriwo mu China basobole okugendayo bafune emirimu.

Mubajje yategeezezza nti mu kiseera kino mu China bali mu kaweefube w’okwongera okuzaala bongere ku bungi bw’abantu okusobola okufuna abakozi abamala kuba abantu abaliwo batono bw’ogeerageranya ku mirimu egiriwo.

Mufti yagambye nti guno mukisa gwa maanyi eri Bannayuganda gwe balina okukozesa nga bali mu kaweefube ow’okunoonya emirimu.

 

Mubajje akunze Bannayuganda okugenda e China

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...