TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ababaka ba "kyewaggula" bagobeddwa mu Palamenti

Ababaka ba "kyewaggula" bagobeddwa mu Palamenti

Added 21st February 2014

Kkooti etaputa Ssemateeka egobye ababaka ba Palamenti "ba kyewaggula" mu Palamenti.



Bya Musasi waffe

Kkooti etaputa Ssemateeka egobye ababaka ba Palamenti "ba kyewaggula" mu Palamenti.

Ababaka bano okuli Theodore Ssekikubo (Lwemiyaga), Mohammad Nsereko (Kampala Central), Wilfred Niwagaba (Ndorwa East) ne Barnabas Tinkasimire (Buyaga) bebagobeddwa mu Palamenti.

Ekibiina kya NRM ababaka bano mwebaggira mu Palamenti kya bagoba ne babalagira okwamuka n'ebifo byabwe mu Palamenti olwokusiiwuuka empisa era okuva olwo babadde tebava mu kkooti nga bawakanya okusalawo kwa NRM.

Olwaleero Kooti esazeewo nti bave mu Palamenti kubanga baagobwa mu kibiina ekabaleeta.

Ababaka ba "kyewaggula" bagobeddwa mu Palamenti

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasomesa nga baweebwa ebigezo by'amasomero gaabwe.

Enkuba teremesezza bigezo k...

Wadde ng'enkuba yakedde kutonnya mu bitundu by'omu disitulikiti y'e Kalungu teyalemesezza bakulu b'amasomero kunona...

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...