TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Pulezidenti Museveni ali Rwanda mu lukung'aana lwa ADB

Pulezidenti Museveni ali Rwanda mu lukung'aana lwa ADB

Added 22nd May 2014

PULEZIDENTI Yoweri Museveni ali mu kibuga Kigali ekya Rwanda gy'agenze okwetaba mu lukiiko lw’abakulembeze ba Afrika ab'enjawulo okwekenneenya emirimu egikolebwa African Development Bank.BYA BAHMED KATEREGGA

PULEZIDENTI Yoweri Museveni ali mu kibuga Kigali ekya Rwanda gy'agenze okwetaba mu lukiiko lw’abakulembeze ba Afrika ab'enjawulo okwekenneenya emirimu egikolebwa African Development Bank ().

Museveni ng'atuuka e Kigali yayaniriziddwa Minista wa Rwanda o’wensonga ez’ebweru, Mushyikiwabo Louise n’owa Gavumenti z’ebitundu, Musoni James.

African Development Bank ewola ensimbi amawanga ga Afrika ne gakola emirimu gy’okwezimba n’okwekulaakulanya era bbanka y'emu eno eyawola Uganda ensimbi ezaazimbye obutale amakula omuli n’ak'e Wandegeya.

Olukiiko luno lubumbujjira mu kibuga Kigali ku wooteeri ya Serena.

 

Pulezidenti Museveni ali Rwanda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

NEZIKOOKOLIMA

▶️ Abaana abakoze ebibuuzo ...

▶️  NEZIKOOKOLIMA: Abaana abakoze ebibuuzo ebyakamalirizo musigale nga mukyali baana awaka.  

Ssempijja ng'asomesa abalimi.

Okugattika ebirime kye kiku...

MINISITA w'obulimi obulunzi n'obuvubi, Vincent Ssempijja asinzidde mu disitulikiti y'e Bukomansimbi n'ategeeza...

Abakristaayo lwe basabira wabweru ku Ssande.

Obulabirizi bw'e Namirembe ...

OBULABIRIZI bw'e Namirembe buyingidde mu nkaayana z'ettaka ly'ekkanisa e Kyanja n'ebugumya Abakristaayo  okusigala...

Jonathan McKinstry (wakati) ng'abuulirira Khalid Aucho (ku kkono) ne Mike Azira (ku ddyo).

Micheal Azira naye annyuse ...

MICHEAL Azira agucangira mu kiraabu ya New Mexico United yeegasse ku bassita ba Cranes babiri abakannyuka omupiira...

Nyombi ng'alaga olubuto mw'afulumira.

Afulumira mu kapiira alaajanye

OMUVUBUKA ow'emyaka 32 alaajana oluvannyuma ly'okumulongoosa ekyenda n'atawona nga kati yeetaaga obukadde butaano...