TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Owa UPDF eyatta mukazi we n'abalala babiri e Luzira asaasiddwa: Waakusibwa emyaka 15

Owa UPDF eyatta mukazi we n'abalala babiri e Luzira asaasiddwa: Waakusibwa emyaka 15

Added 30th May 2014

KKOOTI y’amagye e Makindye ekendeezezza ekibonerezo ky’okusibwa emyaka 30 ekyaweebwa omujaasi Cpl. Herbert Rwakihembo eyatta abantu e Luzira, nga kati waakusibwa emyaka 15 gyokka.





Bya Alice Namutebi

KKOOTI y’amagye e Makindye ekendeezezza ekibonerezo ky’okusibwa emyaka 30 ekyaweebwa omujaasi Cpl. Herbert Rwakihembo eyatta abantu e Luzira, nga kati waakusibwa emyaka 15 gyokka.

Bannamagye 7 abatuula mu kkooti eno nga bakulembeddwamu Brig. Moses Ddiba Ssentongo bakkiriziganyizza nti ekibonerezo ky’okusibwa emyaka 30 ekyaweebwa Rwakihembo kyali kinene kubanga gwe gwali omulundi gwe ogusooka okuzza omusango ate yali yeeyisa bulungi mu bantu.

Rwakihembo eyali yaakava e Somalia yakuba amasasi n’atta muganzi we n’abantu abalala babiri mu 2012 oluvannyuma lw’okukizuula nti ssente z’abadde asindikira muganzi we beezimbe, abadde azikyakalamu n’abasajja abalala.

EBIRALA...

 

Omujaasi wa UPDF eyatta ab’e Luzira asaasiddwa: Waakusibwa emyaka 15

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...