TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kkooti yejjeerezza Abapakistani abaakozesa omuwala kirindi

Kkooti yejjeerezza Abapakistani abaakozesa omuwala kirindi

Added 23rd December 2014

OMUWALA Zainab Mbabazi abadde awerennemba n’Abapakisitani okumukozesa mu ngeri etyoboola atabukidde ku kkooti n’akaaba olw’omulamuzi okubejjeereza.

OMUWALA Zainab Mbabazi abadde awerennemba n’Abapakisitani okumukozesa mu ngeri etyoboola atabukidde ku kkooti n’akaaba olw’omulamuzi okubejjeereza.

Zainab yazze bulungi natuula mu kkooti y’omulamuzi Lillian Buchana ku Buganda Road n’awuliriza ensala y’omulamuzi kyokka kyamubuuseko omulamuzi Buchana okutegeeza nti okusinziira ku bujulizi obuleeteddwa, Ahmeed Shahbz ne Muhammad Wagas [ aba Pakistan] tebalina musango era n’abejjeereza.

Omulamuzi yagambye nti obujulizi bwa Mbabazi bubadde bujjudde obulimba nga yategeeza kkooti ng’emabega n’ekyenda kye bwe kyayonoonebwa olw’okukozesebwa abasajja abo ekirindi kyokka nga okusinziira ku bbaluwa z’abasawo, zaaraga nti ebitundu by’omuwala by’ayogerako bino bikola bulungi.

Ekirala nti abajulizi bonna abalala abajja mu kkooti okuwa obujulizi baategeeza nga Mbabazi bwe yali muganzi wa Shabaz Zahiri [eyadduka] ng’ono yali yamufunisaako n’olubuto wabula kino yakikweka abapoliisi.

Kkooti yejjeerezza Abapakistani abaakozesa omuwala kirindi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.

Olwaleero Pulezidenti Musev...

Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market . Akatale kano kazimbidwa...

Abantu nga basanyukira Pulezidenti Museveni e Tororo olwaleero.

Pulezidenti Museveni bamwan...

Abawagizi ba NRM e Tororo balaze pulezidenti Museveni omukwano ,abamu balabiddwaako nga bonna beesize langi ya...

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Enkuba egoyezza amaka agaso...

Abatuuze b' e Kasubi mu munisipaali y'e Lubaga mu  maka agasoba mu 50 basigadde bafumbya miyagi oluvannyuma lwa...

Mugoya ng'ayozaayoza Dr. Ssengendo.

Dr. Ssengendo alayiziddwa k...

Dr. Ahmed Ssengendo  akulira yunivaasite y'e Mbale  alayiziddwa ku bumyuka bwa Ssaabawandiisi w'ekibiina  ekitwala...

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata talina Coron...

ABASAWO boogedde ku mbeera ya Sheikh Nuhu Muzaata. Akyajjanjabirwa mu kisenge ky'abayi olwa ssukkaali ayongedde...