TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Gen. Sejusa ayingidde Kampala wakati mu by''okwerinda

Gen. Sejusa ayingidde Kampala wakati mu by''okwerinda

Added 23rd December 2014

GEN. David Sejusa ayingidde Kampala okuva e Masaka wakati mu by''okwerinda ng''ayolekera amakaage e Nagulu gye bamutegekedde akabaga okumukulisaayo.

Bya ANDREW MUGONZA NE VINCENT KATO

GEN. David Sejusa ayingidde Kampala okuva e Masaka wakati mu by'okwerinda ng'ayolekera amakaage e Nagulu gye bamutegekedde akabaga okumukulisaayo.

Sejusa e Masaka yavuddeyo ng'atambulira mu mmotoka ya Benz Cross country XXX ng'awerkerwako mmotoka za buyonjo endala bbiri kyokka nga ziweenyuka nga buweewo!

Tinyefunza eyakyusa amannya nga kati Gen. Sejusa yasoose kuyimirira ku ssundiro ly'amafuta erya Total mu Nyendo ne bongera amafuta mu mmotoka ye n'ayingira mu dduuka okugulawo amazzi era yasimbye lunyiriri okutuuka we basasulira olwo n'ayolekera Kampala.

Poliisi ng'ekulemberwa aduumira Poliisi y'e Nsangi, James Salamu ku Lwokubiri ekedde kutimbulula bipande bye bya Sejusa bye babadde batimbye ku kkubo mu bitundu by'e Nsangi okutuuka Kyengera nga bagamba nti bisasamaza abantu.

Ebyokwerinda binywezeddwa nga poliisi eyaza mmotoka zonna eziyingira okuviira ddala e Maya okutuuka e Nsangi.
 

Ebirala ku Gen. David Sejusa.........

  1. Bannansiko basanyukidde Gen. Sejusa okudda
  2. Nsimattuse okutemulwa enfunda ssatu - Gen. Sejusa
  3. Kyaddaaki Gen. Sejusa akomyewo okuva e Bungereza gye yaddukira
  4. Amagye gakubagizza Gen. Sejusa n'obukadde 5
  5. Eyaddidde Gen. Sejusa mu bigere bamuwawaabidde
  6. Gen. Sejusa agobeddwa mu Palamenti
  7. Ensonga za Gen. Sejusa nzongeddeyo mu kakiiko akwasisa empisa - Kadaga
  8. Ebya Gen Sejusa okugobwa mu Palamenti biwanvuye
  9. Gen Sejusa bamulagidde okulabikako mu Palamenti obutasukka leero
  10. Tinyefuza alumbye abamutiisatiisa

Beeswanta kwaniriza Sejusa mu makaage e Naggulu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...