TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Awadde mutabani we Benz ng'amwebaza okuleeta diguli

Awadde mutabani we Benz ng'amwebaza okuleeta diguli

Added 25th January 2015

OMUGAGGA Rogers Ssemwogerere ow’e Nansana mu Wakiso acamuse olwa mutabaniwe Lorian Sserunjogi

OMUGAGGA Rogers Ssemwogerere ow’e Nansana mu Wakiso acamuse olwa mutabaniwe Lorian Sserunjogi

okuleeta diguli esookera ddala mu maka n’amugulira Benz. Ssemwogerere yalemereddwa okwogera ku mukolo gw’omwana we ono olw’esannyu eringi.

Lorian ng’ayambaza nnyina ekyambalo kya diguli

Ate mwannyina, Nakibombo yawadde Sserunjogi ebbaasa enzito n’amugamba aguliremu muwala waabwe ekintu ekisinga Benz.

Omukolo guno gwabadde ku kizimbe kyabwe ekya Bukomero Seven Sisters e Nansana ku Kibulooka era abantu baanywedde n’okulya ne basindisa bigere. Lorian yafunye diguli y’ok

 

Awadde mutabani we Benz ng’amwebaza okuleeta diguli

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...

Chanddiru ne mukwano gwe ng'amubudaabuda.

Omusomesa eyakubiddwa ttiya...

OMUSOMESA eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu liiso alongooseddwa n’akukkulumira poliisi olw’obuvune bwe yamutuusizzaako...

Musumba munsabireko embeera...

WALIWO enjogera egamba nti mu kutya Mukama amagezi mwe gasookera. Enjogera eno yatuukidde bulungi ku muyimbi Sofie...

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...