TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyeeyise muninkini wa Nantume yeesowoddeyo: 'Nange nnamussaamu kaasi'

Eyeeyise muninkini wa Nantume yeesowoddeyo: 'Nange nnamussaamu kaasi'

Added 13th April 2015

NG’OKWANJULA kwa Nantume kubuzaayo ennaku ssatu zokka, omusajja Swaibu Walubo ow’e Jinja avuddeyo n’ategeeza nga Nantume bw’ali muninkini we.

 NG’OKWANJULA kwa Nantume kubuzaayo ennaku ssatu zokka, omusajja Swaibu Walubo ow’e Jinja avuddeyo n’ategeeza nga Nantume bw’ali muninkini we.

Walubo yasooka kuvaayo omwaka oguwedde n’ategeeza nga bwe baagalana na Maureen Nantume, wabula Nantume bwe yabuuzibwa ku nsonga eno yamwegaana n’agamba nti osanga y’omu ku bawagizi be kuba alina bangi.

Walubo yagambye nti ekya Nantume okumwegaana kyamuyisa bubi kuba bamaze emyaka musanvu nga baagalana. Kyokka ebyogerwa Walubo tebigaana Maureen kufumbirwa kuba Walubo teyamuwasa.

..................................................................................................................................................................................

EBIRALA.....

Muggya wa Nantume asitudde enkundi: Akolimidde bba olw'okumusuulawo mu kazigo n'abaana

Bassenga bawadde Nantume eby’omu kisenge

Bba wa Nantume olukyadde ewa ssenga ne yeewaana: 'Kati abafa mufe'

Bukedde ezudde omusajja Maureen Nantume gwagenda okwanjula

 
 

..................................................................................................................................................................................

Agambibwa okuba muninkini wa Nantume yeesowoddeyo: ‘Nange nnamussaamu kaasi’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’etwala Galabuzi (ku mpingu) ne mukyala we (ku ddyo) ku poliisi.

Babakutte kutulugunya mwana

ABATUUZE b’e Mbuya Kinnawattaka- Katoogo bavudde mu mbeera ne batabukira abafumbo abaludde nga batulugunya omwana...

Mugula ng’akutte amagi amafu ge baabakutte nago. Mu butono nabo baakwatiddwa.

Abagula amagi amafu ne bako...

POLIISI y’e Katwe ekutte abasajja bana abagambibwa okugula amagi amafu ne bakolamu keeki ze baguza abantu e Nateete....

Abazannyi ba Police nga bajaganya.

Police efunvubidde ku kikopo

Airtel Kitara 2-3 URA Police 3-1 Onduparaka UPDF 2-0 Mbarara City POLICE FC obusungu bw’okukubwa Vipers ebumalidde...

Derrick Kakooza, eyateeba ggoolo ey'obuwanguzi ku Mauritania.

Hippos erwanira World Cup

Leero mu Africa U-20 Cup of Nations (Quarter) Cameroon -Ghana,1:00 Burkina Faso - Hippos, 4:00 ez'ekiro ...

Dorothy Nambi ng’ayigiriza omwana alina obukosefu okulabirira ennimiro.

Kw'olabira omwana alina obu...

Alwawo okwogera. Tasobola kuyiga bintu bya bulijjo ng’okuseka, okuba n’emikwano. lAtya nnyo naddala abantu abatali...